Psalms 76:11 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kituufu nti obusungu bw'omuntu bukutendereza, n'obusungu bwo obusigalidde weekuuma.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mweyame obweyamo bwammwe eri Mukama Katonda wammwe, era mubutuukirizenga; bonna abamuli okumpi bamuleetere ebirabo, kubanga asaanidde okutiibwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mweyame obweyamo, musasule Mukama Katonda wammwe; Bonna abamwetoolodde bamuleetere ebirabo oyo agwanira okutiibwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama Katonda wammwe mumuwe bye mumusuubizza. Bonna abamwetoolodde bamuleetere ebirabo, oyo agwanira okutiibwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mweyame obweyamo, musasule Mukama Katonda wammwe: Bonna abamwetoolodde baleetere ebirabo oyo agwanira okutiibwa.