Psalms 76:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mweteme eri Omukama Katonda wammwe, ate bye mwetemye mubituukirize; bonna abamwebunguludde baleetere ebirabo oyo atiibwa,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama akkakkanya abalangira, ne bakabaka b’ensi bamutya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Alizikiriza omwoyo gw'abalangira, Ye w'entiisa eri bakabaka b'ensi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Atoowaza abalangira abakulu, n'atiisa bakabaka mu buli ggwanga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Alizikiriza omwoyo gw'abalangira: Ye w'entiisa eri bakabaka b'ensi.