Psalms 76:3 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ensiisira ye eri mu Saalemu; ekisulo kye kiri mu Siyoni.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Eyo gy’asinziira n’amenyaamenya obusaale bw’omulabe obujja bwesooza; n’engabo n’ebitala n’ebyokulwanyisa byonna eby’olutalo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Eyo gye yamenyera obusaale obw'omutego, Engabo, n'ekitala, n'olutalo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Eyo gye yamenyera obusaale bw'omulabe, n'engabo wamu n'ebitala, n'ebyokulwanyisa ebirala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Eyo gye yamenyera obusaale obw'omutego, Engabo, n'ekitala, n'olutalo. (Seera