Psalms 76:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe waboggola, ayi Katonda wa Yakobo, omugoba n'embalaasi byasannyalala.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ggwe ayi Katonda, osaanira okutiibwanga. Ani ayinza okuyimirira mu maaso go ng’osunguwadde?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye ggwe, otiibwa! Era ani ayinza okuyimirira mu maaso go ng'omaze okusunguwala?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye ggwe oli wa ntiisa! Aluwa akutambaala ng'omaze okusunguwala?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ggwe, ggwe ogwanira okutiibwa: Era ani ayinza okuyimirira mu maaso go ng'omaze okusunguwala?