Psalms 77:1 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Eri omuyimbisa. Lugenda nga Yedutuni. Lwa Asafu. Zabbuli.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nnaakaabirira Katonda ambeere, ddala nnaakaabirira Katonda nga musaba ampulire.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nnaakabiranga nnyo Katonda, mukabira nnyo, asobole okumpulira,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nkaaba ne ntemera Katonda omulanga, nkaaba, naye n'ampulira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naakabiranga Katonda n'eddoboozi lyange; Eri Katonda n'eddoboozi lyange, naye anampuliranga.