Psalms 77:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abaffe, Katonda yeerabidde okusaasira? Nandiki mu busungu aggalidde ekisa kye?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo ne ndowooza nti, “Ebyo bye mmanyi eby’emyaka emingi eby’omukono ogwa ddyo ogw’oyo Ali Waggulu Ennyo.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nange ne njogera nti Obwo bwe bunafu bwange; Naye najjukiranga emyaka egy'omukono ogwa ddyo gw'oyo ali waggulu ennyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era ne ŋŋamba nti: “Nga zinsanze? Katonda amaanyi ge gakyuseeko!”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nange ne njogera nti Obwo bwe bunafu bwange; Naye najjukiranga emyaka egy'omukono ogwa ddyo gw'oyo ali waggulu ennyo.