Psalms 77:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo ne ŋŋamba nti: “Eno ye nnaku yange; Ddyo w'Ali Waggulu Ddala akyuse?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nnajjukiranga ebikolwa bya Mukama, weewaawo, nnajjukiranga ebyamagero byo eby’edda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nnaayongeranga ku bikolwa bya Mukama; Kubanga najjukiranga eby'ekitalo byo eby'edda.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nzijukira ebikolwa bya Mukama ebyamagero bye yakolanga edda,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naayogeranga ku bikolwa bya Mukama; Kubanga najjukiranga eby'ekitalo byo eby'edda.