Psalms 77:12 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ndijjukira ebikolwa by'Omukama, Yee! Ndijjukira ebyamagero bye wakola edda luli.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nnaafumiitirizanga ku bikolwa byo byonna eby’amaanyi; nnaalowoozanga ku byamagero byo byonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era naalowoozanga omulimu gwo gwonna, Era nnaafumiitirizanga ebikolwa byo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ndowoolereza bye yakola byonna, ne mmanya bwe biri ebikulu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era naalowoozanga omulimu gwo gwonna, Era naafumiitirizanga ebikolwa byo.