Psalms 77:14 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Amakubo go, ayi Katonda, matukuvu. Lubaale ani omukulu nga Katonda waffe?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ggwe Katonda akola eby’amagero; era amaanyi go ogalaga mu mawanga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ggwe Katonda akola eby'amagero, Wamanyisa amaanyi go mu mawanga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ggwe Katonda akola ebyamagero, walaga amaanyi go mu mawanga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ggwe Katonda akola eby'amagero: Wamanyisa amaanyi go mu mawanga.