Psalms 77:15 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ggwe Katonda akola ebyamagero; walaga amaanyi go mu mawanga.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Wanunula abantu bo n’omukono gwo, abazzukulu ba Yakobo ne Yusufu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Wanunula abantu bo n'omukono gwo, Abaana ba Yakobo ne Yusufu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Wanunula abantu bo n'amaanyi, bazzukulu ba Yakobo ne Yosefu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Wanunula abantu bo n'omukono gwo, Abaana ba Yakobo ne Yusufu. (Seera)