Psalms 77:17 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Amazzi gaakulaba, ayi Katonda, amazzi gaakulaba, ne geenyoola mu bulumi; n'eddubi ne lisiikuuka.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ebire byayiwa amazzi ne bivaamu n’okubwatuka, era n’obusaale bwo ne bubuna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ebire ne bitonnya amazzi; Eggulu ne libwatuka, Era n'obusaale bwo ne bubuna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ebire byayiwa amazzi, eggulu lyabwatuka, ebimyanso ne bibuna wonna!
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ebire ne bitonnya amazzi; Eggulu ne lireeta eddoboozi: Era n'obusaale bwo ne bubuna.