Psalms 77:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naleekaana ewa Katonda; naleekaana ewa Katonda ampulire.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe nnali mu nnaku, nanoonya Mukama, ekiro kyonna ne ngolola emikono gyange obutakoowa; emmeeme yange neegaana okusanyusibwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ku lunaku olw'okunakuwala kwange nanoonya Mukama; Omukono gwange ne gugololebwa ekiro ne gutaddirira; Emmeeme yange n'egaana okusanyusibwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nga ndi mu kabi nsaba Mukama, nsitula emikono gyange ekiro kyonna ne gitaddirira, naye ne mbulwa ekikubagizo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ku lunaku olw'okunakuwala kwange nanoonya Mukama; Omukono gwange ne gugololebwa ekiro ne gutaddirira; Emmeeme yange n'egaana okusanyusibwa.