Psalms 77:20 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ekkubo lyo walikuba mu nnyanja, akakubo ko kaayita mu mazzi amangi, newandibadde ng'ekisinde kyo tekyalabika.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Wakulembera abantu bo ng’ekisibo, nga bali mu mikono gya Musa ne Alooni.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Waluŋŋamyanga abantu bo ng'endiga, Mu mukono gwa Musa ne Alooni.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Wakulembera ababo ng'endiga zo, nga balabirirwa Musa ne Arooni.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Waluŋŋamyanga abantu bo ng'endiga, Mu mukono gwa Musa ne Alooni.