Psalms 77:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nga bwe nzijukira Katonda, ne nsinda; bwe ndowoolereza, omwoyo gwange ne guyenjebuka.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Tewaŋŋanya kwebaka; natawaanyizibwa nnyo ne sisobola kwogera.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Oziyiza maaso gange okuzibirira; Ntegana bwe nti n'okuyinza ne ssiyinza kwogera.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Taŋŋanya kusumagirako ekiro kyonna, nkoowa nnyo, n'okwogera kulema.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Okwata ku maaso gange nga gatunula: Ntegana bwe nti n'okuyinza ne ssiyinza kwogera.