Psalms 77:6 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nalowoolereza ku nnaku ez'edda; najjukira emyaka egyayita.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Najjukiranga ennyimba zange ekiro, ne nfumiitiriza nga bwe neebuuza mu mutima gwange nti:
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Njijukira oluyimba lwange ekiro, Ne nteesa ebigambo n'omutima gwange nzekka; N'omwoyo gwange gwanoonyeza ddala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ndowooza mu kiro kyonna, mu mutima ne nneebuuza nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Njijukira oluyimba lwange ekiro Ne nteesa ebigambo n'omutima gwange nzekka; N'omwoyo gwange gwanoonyeza ddala.