Psalms 77:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ekiro nawulira oluyimba mu mutima gwange, neefumiitiriza, omutima gwange ne gwebuuza:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Mukama anaatusuuliranga ddala ennaku zonna naataddayo kutulaga kisa kye?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama anaasuuliranga ddala emirembe gyonna? Era anaaba nga takyalina kisa nate?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Mukama aboolera ddala ennaku zonna? Era taliddayo kutusanyukira?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama anaasuuliranga ddala emirembe gyonna? Era anaaba nga takyalina kisa nate?