Psalms 78:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
tebaakuuma ndagaano ya Katonda, ne bagaana okutambulira ku tteeka lye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
tebaatuukiriza ndagaano ya Katonda; ne bagaana okugondera amateeka ga Mukama.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Tebaakwata ndagaano ya Katonda, Ne bagaana okutambulira mu mateeka ge;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Endagaano ya Katonda baagimenya, ne bajeemera amateeka ge.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Tebaakwata ndagaano ya Katonda, Ne bagaana okutambulira mu mateeka ge;