Psalms 78:12 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yakola ebyamagero mu maaso ga bajjajjaabwe mu nsi y'e Misiri, mu museetwe gw'e Zowani.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yakola ebyamagero mu maaso ga bajjajjaabwe nga bali mu nsi y’e Misiri, mu kitundu kya Zowani.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yakolera eby'ekitalo mu maaso ga bajjajjaabwe, Mu nsi y'e Misiri, mu nnimiro ya Zowaani.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mu maaso ga bajjajjaabwe we yakolera ebyewuunyo, mu nsi y'e Misiri, mu kisenyi ky'e Zowani.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yakolera eby'ekitalo mu maaso ga bajjajjaabwe, Mu nsi y'e Misiri, mu nnimiro ya Zowaani.