Psalms 78:13 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yayabuluzaamu ennyanja n'abasomosa; amazzi n'agatuuma nga manywevu ng'ekisenge.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ennyanja yajaawulamu, amazzi ne geetuuma ebbali n’ebbali ng’ebisenge.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yayasa mu nnyanja, n'abayisa wakati; N'ayimiriza amazzi ng'entuumo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yayawuza mu nnyanja, ne bagiyitamu wakati. Yayimiriza amazzi, ne gafaanana entuumu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yayasa mu nnyanja, n'abayisa wakati; N'ayimiriza amazzi ng'entuumo.