Psalms 78:15 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yayasa enjazi mu ddungu, n'abanywesa amazzi okwenkana ennyanja obungi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yayasa enjazi mu ddungu, n’abawa amazzi amangi agaali ng’agava mu buziba bw’ennyanja.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yayasa amayinja mu ddungu, N'abanywesa amazzi amangi nga gava mu buziba.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yayasa amayinja mu ddungu, n'abanywesa amazzi agava ebuziba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yayasa amayinja mu ddungu, N'abanywesa amazzi amangi nga gava mu buziba.