Psalms 78:19 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Katonda baamusoomooza, ne bagamba nti: “Katonda asobola okutegeka olujjuliro mu ddungu?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era ne boogera ku Katonda; nga bagamba nti, “Katonda asobola okutuliisiza mu ddungu?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era naye baayogera obubi ku Katonda; Nga baagamba nti, “Katonda ayinza okutuliisiza mu ddungu?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne boogera obubi ku Katonda: baagamba nti: “Katonda ayinza okuteekateeka emmere mu ddungu?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era naye baayogera obubi ku Katonda; Baagamba nti Katonda ayinza okuteekateeka emmeeza mu ddungu?