Psalms 78:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nzija kwasamya akamwa kange mu ngero; nzija kufukumula ebyama eby'emirembe egy'edda.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ndyogerera mu ngero, njogere ebintu eby’ekyama ebyaliwo edda,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nnayogerera mu lugero, Naayogera ebigambo eby'ekyama eby'edda,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nja kwogera mu lugero nja kwatula ebikusike eby'edda,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naayasama akamwa kange mu lugero: Naayogera ebigambo eby'ekyama eby'edda: