Psalms 78:22 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
kubanga tebakkiriza mu Katonda, oba okwesiga okununula kwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga tebakkiriza Katonda, era tebeesiga maanyi ge agalokola.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga tebakkiriza Katonda, So tebeesiga bulokozi bwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
kubanga Katonda tebaamukkiriza, era tebeesiga nti ye abalokola!
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga tebakkiriza Katonda, So tebeesiga bulokozi bwe.