Psalms 78:24 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
n'atonnyesa manu balye, n'abawa eŋŋano ey'omu ggulu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’abaweereza maanu okuva mu ggulu balye. Yabawa emmere eyava mu ggulu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'abatonnyesezanga maanu okulya, N'abawanga emmere ey'omu ggulu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
n'abawa emmere eyalivaamu: n'atonnyesa mannu gye banaalya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'abatonnyesezanga maanu okulya, N'abawanga emmere ey'omu ggulu.