Psalms 78:29 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne balya, ne bakutta nnyo, kubanga yabawa kye baayoyanga.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo ne balya ne bakkuta nnyo; kubanga yabawa kye baali bayaayaanira.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo ne balya, ne bakkuta nnyo; N'abawa kye baali beegomba.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo abantu ne balya ne bakkuta, yabawa kye baali beegomba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo ne balya, ne bakkuta nnyo; N'abawa kye baali beegomba.