Psalms 78:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bye twawulira era bye twamanya, bajjajjaffe bye baatunyumiza.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ebintu bye twawulira ne tumanya; ebintu bajjajjaffe bye baatutegeeza.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bye twawuliranga, bye twamanyanga, Era bajjajjaffe bye baatubuuliranga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
bye twamanya, bye twawulira, ebyatubuulirwa bajjajjaffe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bye twawuliranga, bye twamanyanga, Era bajjajjaffe bye baatubuuliranga.