Psalms 78:30 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye okwoya baali tebannakuviirako ddala, nga ne gye balidde ekyabali mu kamwa,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye bwe baali nga bakyalulunkana, nga n’emmere ekyali mu kamwa kaabwe,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Baali nga tebannayawukana n'okwegomba kwabwe, Emmere yaabwe yali ng'ekyali mu bumwa bwabwe,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye baali bakyalya, ng'era bakyalina amaddu,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Baali nga tebannayawukana n'okwegomba kwabwe, Emmere yaabwe yali ng'ekyali mu bumwa bwabwe,