Psalms 78:32 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu ebyo byonna era ne bayongera kwonoona; newandibadde olw'ebyewuunyisa bye, tebaamukkiriza.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye newaakubadde ebyo byonna byabatuukako, kyokka beeyongera okwonoona; newaakubadde nga yabakolera ebyamagero, naye tebakkiriza.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era naye ebyo byonna bwe byababaako ne beeyongera okwonoona; Newakubadde nga yabakolera eby'amagero, tebakkiriza.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Newaakubadde ebyo baabiraba, era tebaalekayo kwonoona. Wadde yabalaga ebyamagero, beerema, tebaamukkiriza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era naye ebyo byonna bwe byababaako ne boonoona nate, Ne batakkiriza bya magero bye.