Psalms 78:33 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bw'atyo ennaku zaabwe yaleka ne ziyita nga temuli kantu, n'emyaka gyabwe mu bikangabwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama kyeyava asala ku myaka gyabwe, n’abaleetako okuzikirizibwa okw’amangu era okw’entiisa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kyeyava afuula ennaku zaabwe obutaliimu, N'emyaka gyabwe okuba egy'entiisa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye kwe kubeerawo ng'enfuufu, era obulamu bwabwe ne babumala mu kutya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kyeyava amalawo ennaku zaabwe okuzifuula obutaliimu, N'emyaka gyabwe mu kutya.