Psalms 78:34 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe yabanga abatta, ng'olwo bamunoonya; beenenyanga ne baddira ddala gy'ali.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe yattanga abamu ku bo, ne balyoka bamunoonya, ne beenenya ne badda gy’ali.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bwe yabattangamu, ne balyoka bamunoonya, Ne beenenya ne bakomawo gy'ali.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Buli lwe yabattangamu abantu, abalamu ne beenenya, ne bamusemberera.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bwe yabatta, bwe baabuuzabuuza okumunoonya: Ne bakomawo ne bakeeranga okunoonya Katonda.