Psalms 78:35 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne bajjukira nti Katonda lwe lwazi lwabwe, nti Katonda Ali Waggulu Ddala ye mununuzi waabwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne bajjukira nti Katonda lwe Lwazi lwabwe; era nti Katonda Ali Waggulu Ennyo ye Mununuzi waabwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne bajjukira nga Katonda lwe lwazi lwabwe, Era nga Katonda ali waggulu ennyo ye yabanunula.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne bajjukira nti Katonda ye abakuuma, era nti Katonda Atenkanika Ye Mulokozi waabwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne bajjukira nga Katonda lwe lwazi lwabwe, Era nga Katonda ali waggulu ennyo ye yabanunula.