Psalms 78:36 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kyokka ate ne bamunyumiikiriza n'akamwa kaabwe, ne bamulimba n'olulimi lwabwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kyokka baamuwaananga n’emimwa gyabwe, nga bwe bamulimba n’ennimi zaabwe,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kyokka baamuwaananga n'emimwa gyabwe, Ne bamulimbalimba n'olulimi lwabwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mu bigambo baamutendanga naye nga bulimba bwereere.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye baamunyumiriza na kamwa kaabwe, Ne bamulimbalimba n'olulimi lwabwe.