Psalms 78:37 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Emitima gyabwe tegyali myesimbu gy'ali; tebaali beesigwa eri ndagaano ye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
so tebaali beesigwa mu mitima gyabwe, era nga tebatuukiriza ndagaano ye.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga omutima gwabwe tegwalongooka gy'ali, So tebaali beesigwa mu ndagaano ye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Tebaabanga beesigwa gy'ali: endagaano ye tebaagikuumanga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga omutima gwabwe tegwalongooka gy'ali, So tebaali beesigwa mu ndagaano ye.