Psalms 78:39 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yajjukiranga nti bambi bantu buntu, ekikkowe ekigenda naye ne kitadda.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yajjukira nga baali mubiri bubiri; ng’empewo egenda n’etedda!
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye n'ajjukira nga bo mubiri bubiri; ng'empewo egenda n'etedda!
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yajjukira nti bantu abalifa, era mbuyaga ekunta n'etedda.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye n'ajjukira nga bo mubiri bubiri; Empewo eziyita ne zitadda nate.