Psalms 78:41 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Emirundi n'emirundi bassa Katonda ku kigezo, ne banyiiza Omutuukirivu wa Yisirayeli.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne baddamu ne bakema Katonda, ne banyiiza Omutukuvu wa Isirayiri.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne bamukemanga olutata, Ne banyiiza Omutukuvu wa Isiraeri.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nga bamugeza lutata, ne banyiiza Omutuukirivu wa Yisirayeli.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne bakyuka nate ne bakema Katonda, Ne banyiiza Omutukuvu wa Isiraeri.