Psalms 78:44 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
emigga gyabwe n'agifuula omusaayi, nga tebasobola kunywa mu myala gyabwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
yafuula amazzi g’emigga gyabwe omusaayi, ne batanywa mazzi gaagyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'afuula emigga gyabwe omusaayi, N'enzizi zaabwe ne batayinza kunywa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Emigga yagifuula omusaayi, Abamisiri ne babulwa amazzi ge banywa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'afuula emigga gyabwe omusaayi, N'enzizi zaabwe ne batayinza kunywa.