Psalms 78:50 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Obusungu bwe yabusendera ekkubo; teyabataliza kufa, wabula obulamu bwabwe yabuwaayo eri kawumpuli.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yabalaga obusungu bwe, n’atabasonyiwa kufa, n’abasindikira kawumpuli.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yabalaga obusungu bwe, Teyasaasira mmeeme zaabwe okufa, Naye n'awaayo obulamu bwabwe eri olumbe;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Teyaziyiza busungu bwe, wadde okusaasira obulamu bwabwe, wabula yabassa kawumpuli.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yakubira obusungu bwe ekkubo, Teyasaasira mmeeme zaabwe okufa, Naye n'awaayo obulamu bwabwe eri olumbe;