Psalms 78:51 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yatta buli muggulanda yenna mu Misiri; ezzadde erisooka ery'amaanyi gaabwe mu weema za Kaamu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yatta ababereberye bonna ab’omu Misiri, nga be bavubuka ab’ebibala ebibereberye eby’omu nnyumba ya Kaamu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'akuba ababereberye bonna abaali mu Misiri, Abaasinga amaanyi mu weema za Kaamu;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yatta abaggulanda bonna mu Misiri, abasinga amaanyi mu maka ga Haamu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'akuba ababereberye bonna abaali mu Misiri, Abaasinga amaanyi mu weema za Kaamu: