Psalms 78:52 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'afulumya abantu be ng'eggana; n'abakulemberamu ng'endiga okubayisa mu ddungu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’alyoka afulumya abantu be ng’endiga, n’abatambuza mu ddungu ng’ekisibo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye n'aggyamu abantu be ye ng'endiga, N'abaluŋŋamiza mu ddungu ng'ekisibo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Olwo n'akulembera abantu be ng'endiga ze, n'abaluŋŋamya ng'eggana lye abayise mu ddungu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye n'aggyamu abantu be ye ng'endiga, N'abaluŋŋamiza mu ddungu ng'ekisibo.