Psalms 78:55 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yagobawo amawanga mu maaso gaabwe, n'abagabanyizaamu ku kalulu obusika bwabwe; ebika bya Yisirayeli n'abisenza mu weema zaabyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yagobamu amawanga nga balaba, n’abagabanyiza ebitundu by’ensi eyo; n’atuuza bulungi ebika bya Isirayiri mu maka gaabyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era n'agobamu amawanga mu maaso gaabwe, N'agabawa okuba obusika ng'abagerera, N'atuuza ebika bya Isiraeri mu weema zaago.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abantu be olwajja, ensi n'agigobamu abalimu, n'agiwa ebika bya Yisirayeli, n'ennyumba za bali, n'azigabira abazze.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era n'agobamu amawanga mu maaso gaabwe, N'agabawa okuba obusika ng'abagerera, N'atuuza ebika bya Isiraeri mu weema zaago.