Psalms 78:56 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye era baakema Katonda Ali Waggulu Ddala, ne bamujeemera, tebaakwata mateeka ge.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye era ne bakema Katonda; ne bamujeemera oyo Ali Waggulu Ennyo, ne bagaana okugondera ebiragiro bye.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye ne bakema Katonda ali waggulu ennyo ne bamujeemera, Ne batagondera biragiro bye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye ne bageza Katonda Atenkanika, ne batawulira biragiro bye.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye ne bakema Katonda ali waggulu ennyo ne bamujeemera, Ne batakwata bye yategeeza;