Psalms 78:59 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Katonda bwe yawulira, n'asunguwala nnyo, Yisirayeli n'amwemansulira ddala.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Katonda bwe yabiraba n’asunguwala nnyo, n’aviira ddala ku Isirayiri.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Katonda bwe yawulira bw'atyo, n'asunguwala, N'atamwa nnyo Isiraeri,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Katonda bwe yalaba ebyo n'asunguwala, n'atamwa nnyo abantu ba Yisirayeli.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Katonda bwe yawulira bw'atyo n'asunguwala, N'atamwa nnyo Isiraeri: