Psalms 78:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ezzadde eririddirira libimanye, n'abaana abatannazaalibwa, ate nabo babuulire abaana baabwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ab’omu mulembe oguliddirira nabo babimanye, n’abaana abalizaalibwa, nabo babiyigirize abaana baabwe,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Emirembe egijja gibimanye, n'abaana abalizaalibwa, nabo babibuulire abaana baabwe,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Gamanyibwe ab'emirembe egiriddirira, nabo bagamanyise be bazaala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Emirembe egijja gibimanye, be baana abaali bagenda okuzaalibwa; Abaali bagenda okugolokoka n'okubibuulira abaana baabwe: