Psalms 78:61 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Obuyinza bwe n'abuwaayo mu busibe, n'ekitiibwa kye, mu mikono gy'omulabe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’awaayo amaanyi ge mu busibe, n’ekitiibwa kye n’akiwaayo eri omulabe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'awaayo amaanyi ge mu busibe, N'ekitiibwa kye mu mukono gw'omulabe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Akabonero akategeeza obuyinza bwe, n'akaleka okunyagibwa abalabe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'awaayo amaanyi ge mu busibe, N'ekitiibwa kye mu mukono gw'omulabe.