Psalms 78:62 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abantu be n'abawaayo eri ekitala, n'anyiigira obusika bwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abantu be yabaleka ne battibwa n’ekitala, n’asunguwalira omugabo gwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era n'agabula abantu be eri ekitala; N'asunguwalira obusika bwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yasunguwalira abantu be, n'abaleka battibwe n'ekitala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era n'agabula abantu be eri ekitala; N'asunguwalira obusika bwe: