Psalms 78:63 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omuliro gwasenkenya abavubuka baabwe; ne bawala baabwe embeerera tebaawulira ku nnyimba za mbaga;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omuliro ne gusaanyaawo abavubuka baabwe abalenzi, ne bawala baabwe ne babulwa ow’okubawasa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omuliro ne gulya abavubuka baabwe; N'abawala baabwe ne bataba na luyimba lwa kufumbirwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omuliro ne gutta abavubuka baabwe, bawala baabwe ne babulwa abawasa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omuliro ne gulya abavubuka baabwe; N'abawala baabwe ne batab na luyimba lwa kufumbirwa.