Psalms 78:64 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
bakabona baabwe ne bafa ekitala, ne bannamwandu baabwe tebaalira.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bakabona baabwe battibwa n’ekitala, ne bannamwandu baabwe tebaasobola kubakungubagira.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bakabona baabwe ne bafa ekitala; Ne bannamwandu baabwe ne batakuba biwoobe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bakabona baabwe battibwa n'ebitala, bannamwandu baabwe tebaakaaba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bakabona baabwe ne bafa ekitala; Ne bannamwandu baabwe ne batakuba biwoobe.