Psalms 78:65 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Olwo Omukama n'asisimuka kyenkana ng'ava mu tulo, ng'omusajja awawamuka mu ttamiiro ly'omwenge.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Mukama n’alyoka agolokoka ng’ali nga ava mu tulo, ng’omusajja omuzira azuukuka mu tulo ng’atamidde.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama n'alyoka azuukuka ng'azuukuka mu tulo, Ng'omuzira ayogerera waggulu ng'anywedde omwenge.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Olwo nno Mukama n'aba ng'azuukuka mu tulo, era ng'omuzira akyamuddwa omwenge.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama n'alyoka azuukuka ng'azuukuka mu tulo, Ng'omuzira ayogerera waggulu ng'anywedde omwenge.