Psalms 78:66 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abalabe baabwe n'abakubya akaddannyuma; n'abaswaza n'oluswala olw'emirembe gyonna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’akuba abalabe be ne badduka; n’abaswaza emirembe gyonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'akuba abalabe be ne baddayo emabega, N'abaswaza emirembe gyonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'agoba abalabe be ne badda amabega, ne bakwatibwa ensonyi ezitalikoma
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'akuba abalabe be ne baddayo ennyuma: N'abakwasa ensonyi ezitaggwaawo.