Psalms 78:67 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne yeemansula weema ya Yozefu, n'ekika kya Efurayimu teyakironda;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama yaleka ennyumba ya Yusufu, n’ekika kya Efulayimu n’atakironda;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era n'agaana eweema ya Yusufu, N'atalonda kika kya Efulayimu;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kyokka n'aboola bazzukulu ba Yosefu, n'atalonda kika kya Efurayimu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era n'agaana eweema ya Yusufu, N'atalonda kika kya Efulayimu;